ManU; Efunvubidde okukansa ggoolokipa Andre Onana era essaawa yonna emukutula okuva mu Inter Milan. Kyategeezeddwa nga bwe bakkirizza ssente zaayo pwundi obukadde 43. Agenda kusikira David De Gea abadde nnamba emu okuva mu 2011 kyokka ng’omutendesi Erik ten Hag yamukooye.
ManU; Efunvubidde okukansa ggoolokipa Andre Onana era essaawa yonna emukutula okuva mu Inter Milan.
Kyategeezeddwa nga bwe bakkirizza ssente zaayo pwundi obukadde 43.

Agenda kusikira David De Gea abadde nnamba emu okuva mu 2011 kyokka ng’omutendesi Erik ten Hag yamukooye.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *