Marta agoba likodi mpya nga omuzannyi akyasinze.

Marta agoba likodi mpya nga omuzannyi akyasinze.

Oluvannyuma lw’okuyitibwa ku ttiimu egenda okuzaanya World Cup y’abakazi, Omubrazil Marta atunuulidde kuteekawo likodi mpya nga omuzannyi akyasinze okuzannya empaka zino emingi mu bakazi. Guno mulundi gwamukaaga nga Marta ayitibwa ku ttiimu ya Brazil ng’egenda mu World Cup wabula takiwangulangako okuggyako okumalira mu kyokubirimu 2007 e China. Marta 37, yaakawangula engule y’omuzannyi asinze mu bakyala

Oluvannyuma lw’okuyitibwa ku ttiimu egenda okuzaanya World Cup y’abakazi, Omubrazil Marta atunuulidde kuteekawo likodi mpya nga omuzannyi akyasinze okuzannya empaka zino emingi mu bakazi.

Guno mulundi gwamukaaga nga Marta ayitibwa ku ttiimu ya Brazil ng’egenda mu World Cup wabula takiwangulangako okuggyako okumalira mu kyokubirimu 2007 e China.

Marta 37, yaakawangula engule y’omuzannyi asinze mu bakyala mu nsi yonna emirundi 6 ate ye muzannyi asinga  ggoolo za World Cup [17] mu basajja n’abakazi.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *