Maya enaabye ggoolo mu za Easter Cup.

Maya enaabye ggoolo mu za Easter Cup.

Abasambi ba Maya FC  bavudde mu kisaawe ng’ennyindo y’enkata oluvannyuma lwa Lufula FC okubatimpula ggoolo 4-1. Omupiira guno gwe gwagguddewo empaka za Ggala Easter Cup ku kisaawe kya Maya Play Ground. Ambrose Omara owa Lufula, ye yasinze okukwata abawagizi omubabiro bwe yateebye ggoolo 3. Empaka zino zeetabiddwaamu ttiimu 19 okuli; Kyengera Estate FC , Lufula

Abasambi ba Maya FC  bavudde mu kisaawe ng’ennyindo y’enkata oluvannyuma lwa Lufula FC okubatimpula ggoolo 4-1. Omupiira guno gwe gwagguddewo empaka za Ggala Easter Cup ku kisaawe kya Maya Play Ground. Ambrose Omara owa Lufula, ye yasinze okukwata abawagizi omubabiro bwe yateebye ggoolo 3. Empaka zino zeetabiddwaamu ttiimu 19 okuli; Kyengera Estate FC , Lufula FC, Kazinga Moonlight, Maya FC, New Nsangi n;endala. Omuwanguzi waakusitukira nga zaategekeddwa Wilson Ggala.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *