Eyali omuzibizi wa Man City, Benjamin Mendy {20} atwala abaali bakama be mu kkooti ng’abalanga kumala myaka 2 nga tebamusasula. Mendy, eyaakamala okwegatta ku Lorient eya Bufalansa oluvannyuma lwa Man City okumusalako, agamba nti bwe baamusiba mu August wa 2021, aba Man City tebaddamu kumusasula, Baamusiba lwa kukabassanya muwala wabula oluvannyuma lw’okunoonyereza okwamala ebbanga ,
Eyali omuzibizi wa Man City, Benjamin Mendy {20} atwala abaali bakama be mu kkooti ng’abalanga kumala myaka 2 nga tebamusasula.
Mendy, eyaakamala okwegatta ku Lorient eya Bufalansa oluvannyuma lwa Man City okumusalako, agamba nti bwe baamusiba mu August wa 2021, aba Man City tebaddamu kumusasula,

Baamusiba lwa kukabassanya muwala wabula oluvannyuma lw’okunoonyereza okwamala ebbanga , emisango gyamugyibwako.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *