Mendy ayagala Man City emuliyirire obuwumbi 38000.

Mendy ayagala Man City emuliyirire obuwumbi 38000.

Benjamin Mendy, amaze emyaka ebiri ng’avunaanibwa omusango gw’okukaka abakazi omukwano, ayagala Man City emuliyirire pawundi obukadde 10 [eza Uganda obuwumbi 38,000}. Omufalansa ono agamba nti okuva bwe yateekebwako emisango gino mu September  wa 2021, Man City temusasula musaala. Mendy 29, yaggyiddwaako emisango gino nga kati ali mu Lorient ey’e Bufalansa era asabye kkooti etawulula ensonga

Benjamin Mendy, amaze emyaka ebiri ng’avunaanibwa omusango gw’okukaka abakazi omukwano, ayagala Man City emuliyirire pawundi obukadde 10 [eza Uganda obuwumbi 38,000}.

Omufalansa ono agamba nti okuva bwe yateekebwako emisango gino mu September  wa 2021, Man City temusasula musaala.

Mendy 29, yaggyiddwaako emisango gino nga kati ali mu Lorient ey’e Bufalansa era asabye kkooti etawulula ensonga z’abakozi n’abakozesa eragire Man City emusasule ssente ezo afune obwenkanya.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *