Omutendesi we ggwanga erya Uganda ku ttiiimu ya basajja esamba ogwebigere milutin sredojevic“micho” asunsuddemu abazannyi 23 kwabo 26 beyangenda nabo okweteekerateekera empaka za chan.Empaka za chan zakutojjera mu ggwanga erya Algeria okuva nga 13/01 -04/02 2023 era nga amawanga18 okwetoloola ssemazinga Africa gakuwakanya mu mpaka zino ezigenda okuzannyibwa omulundiogwomusanvu. Uganda eri mu kibinja b omuli
Omutendesi we ggwanga erya Uganda ku ttiiimu ya basajja esamba ogwebigere milutin sredojevic
“micho” asunsuddemu abazannyi 23 kwabo 26 beyangenda nabo okweteekerateekera empaka za chan.
Empaka za chan zakutojjera mu ggwanga erya Algeria okuva nga 13/01 -04/02 2023 era nga amawanga
18 okwetoloola ssemazinga Africa gakuwakanya mu mpaka zino ezigenda okuzannyibwa omulundi
ogwomusanvu. Uganda eri mu kibinja b omuli dr congo, ivory coast wamu ne Senegal. Akadde kano
Uganda eri mu ggwanga lya Tunisia jeesambidde emipiira egyokwegezaamu okuli ogwa sudan (2-2) ne

Cameroon (1-1) wamu ne mali (0-0) nga emipiira gyonna ejikozeemu maliri .
Uganda yaakuva mu Tunisia ku lwokusatu olwo eyolekere ekibuga annaba mu Algeria wenakola enkambi
nga bwezannya emipiira gya chan. Guno gugenda kubeera mulundi gwa mukaaga nga Uganda ezannya
mu chan, nga yeetabye mu mpaka zino mu 2011, 2014, 2016, 2018 wamu ne 2020.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *