Mu mpaka  z’okuwuga Uganda yakukikirirwa abawuzi bana  

Mu mpaka  z’okuwuga Uganda yakukikirirwa abawuzi bana  

Uganda yakukikirirwa abawuzi bana mu mpaka  z’okuwuga  ez’ensi yonna eza Fina World Junior Swimming Championships ez’okubeera mu ggwanga lya Peru wakati wa August 30 ne September 4. Abagenda kuliko abawala babiri,Tarah Kisawuzi ne Swagiah Mubiru ng’abalenzi ye Joshua Lumonya ne Steve Magera. Amyuka pulezidenti w’ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okuwuga mu ggwanga ekya Uganda Swimming Federation,Tony Kasajja

Uganda yakukikirirwa abawuzi bana mu mpaka  z’okuwuga  ez’ensi yonna eza Fina World Junior Swimming Championships ez’okubeera mu ggwanga lya Peru wakati wa August 30 ne September 4.

Abagenda kuliko abawala babiri,Tarah Kisawuzi ne Swagiah Mubiru ng’abalenzi ye Joshua Lumonya ne Steve Magera.

Amyuka pulezidenti w’ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okuwuga mu ggwanga ekya Uganda Swimming Federation,Tony Kasajja mugumu nti ttiimu gye bagenda nayo yaakukola bulungi mu mpaka zino.

Ono yategeezezza nti ekigendererwa kyaffe kwekuwa buli muwuzi omukisa era kino tukikola awatali kusosola .Ttiimu gye tulonze tugitaddemu obwesigwa okulaba ng’etuukiriza ebiseera by’okuwuga mu Uganda eby’omu maaso .

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *