Mumpaka za Muwada Cup,Masuuliita FC yeyatute engule.

Mumpaka za Muwada Cup,Masuuliita FC yeyatute engule.

Ttiimu ya Musuuliita FC yeetusse empaka za Muwada Eid Adhudha Cup bweyamezze Kanzize ku ggoolo 3 – 0. Empaka zino zaayindidde ku kisaawe ky’eggombolola e Masuuliita mukujaguza olunaku lwa Eid y’okusala ebisolo. Empaka ezaategekeddwa ssentebe wa NRM e Masuuliita Muwada Namwanja zetabyemu ttiimu 4 nga gye miruka egikola Masuuliita Town Council. Kuliko Ktikamu,Kabale,Kanzize ne Masulita.,Masuuliita

Ttiimu ya Musuuliita FC yeetusse empaka za Muwada Eid Adhudha Cup bweyamezze Kanzize ku ggoolo 3 – 0.

Empaka zino zaayindidde ku kisaawe ky’eggombolola e Masuuliita mukujaguza olunaku lwa Eid y’okusala ebisolo.

Empaka ezaategekeddwa ssentebe wa NRM e Masuuliita Muwada Namwanja zetabyemu ttiimu 4 nga gye miruka egikola Masuuliita Town Council.

Kuliko Ktikamu,Kabale,Kanzize ne Masulita.,Masuuliita yawereddwa ekikopo ne sseddume w’ente ttiimu endala zaawangudde kimeeme w’embuzi.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *