Liigi y’eggwanga ey’ebikonde eya UBF Boxing Champions League yazzeemu okutojjera n’ennwaana ez’enjawulo e zaabaddeko n’obugombe. Mu nnwaana ezazannyiddwa, Emily Nakalema yamezze Scovia Muzira mu buzito bwa ‘welter’ ku bubonero4-1. Luno lulwana lwa Nakalema lwakusatu ng’awangulamu liigi era wano w’asinziridde okuwera bwakomyewo okulwanira ennamba ye ku tiimu y’eggwanga.’The Bombers’ Nakalema yali ku tiimu eyeetaba mu mizannyo
Liigi y’eggwanga ey’ebikonde eya UBF Boxing Champions League yazzeemu okutojjera n’ennwaana ez’enjawulo e zaabaddeko n’obugombe.
Mu nnwaana ezazannyiddwa, Emily Nakalema yamezze Scovia Muzira mu buzito bwa ‘welter’ ku bubonero4-1.
Luno lulwana lwa Nakalema lwakusatu ng’awangulamu liigi era wano w’asinziridde okuwera bwakomyewo okulwanira ennamba ye ku tiimu y’eggwanga.’The Bombers’
Nakalema yali ku tiimu eyeetaba mu mizannyo gya Olympics e Japan e Senegal mu 2020.
Okuva olwo abadde yaddirira ng’obuwanguzi bwe yafunye wiikendi ewedde bumuzzizza mu kibalo ku basuubirwa okuyitibwa ku y’eggwanga eyeetegekera empaka ez’enjawulo.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *