Nsangi Olds ne Mutundwe Diplomate beesozze fayinolo za liigi.

Nsangi Olds ne Mutundwe Diplomate beesozze fayinolo za liigi.

Mu mupiira gya Semi finals ezaasambiddwa e Nsangi ku Kisaawe kya Hanna International, bannyinimu aba Nsangi bakubye Makerere Morning Show (1-0). Makerere y’ebadde erina ekikopo kino kye yawangula omwaka oguwedde. Nsangi yakubye Makerere wakati mu nduulu okuva mu bawagizi ba Nsangi abaabadde beebulungudde ekisaawe nga bakuba Nsangi olube. Ate yo ttiimu ya Mutundwe Diplomate, omusambira

Mu mupiira gya Semi finals ezaasambiddwa e Nsangi ku Kisaawe kya Hanna International, bannyinimu aba Nsangi bakubye Makerere Morning Show (1-0). Makerere y’ebadde erina ekikopo kino kye yawangula omwaka oguwedde.

Nsangi yakubye Makerere wakati mu nduulu okuva mu bawagizi ba Nsangi abaabadde beebulungudde ekisaawe nga bakuba Nsangi olube.

Ate yo ttiimu ya Mutundwe Diplomate, omusambira Ying. Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA bakubye ttiimu ya Gayaza Olds (3-0) era omupiira gwabadde Mutundwe. Richard Muyanja , omwogezi wa liigi ya bakadde yategeezezza nti fayinolo egenda kuzannyibwa ku Ssande eno nga February 19,2023  ku kisaawe kya IIU kabojja ku ssaawa 9:00 ez’olweggulo. Liigi eno yalimu ttiimu 29 okuva mu bibinja era erimu abazannyi abatakka wansi wa mwaka 35

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *