Omutendesi wa Liverpool  atabukide abasambi be.

Omutendesi wa Liverpool  atabukide abasambi be.

Omutendesi wa Liverpool avudde mu mbeera n’atabukira abasambi be olw’okusambya ekyejo. Bino webijjidde nga Liverpool yaakamala okuwuttulwa Napoli goal 4-1 ekibadde kikyaludde okubaawo mu byafaayo bya Klopp nga mutendesi wa Liverpool. Liverpool yaakasamba emipiira mukaaga season eno yaakawangulako 2 yaakakola amaliri 3 ate bagikubye omulundi gumu ekintu ekiwaliriza  omutendesi okuva mu mbeera n’atabukira abasabi be

Omutendesi wa Liverpool avudde mu mbeera n’atabukira abasambi be olw’okusambya ekyejo.

Bino webijjidde nga Liverpool yaakamala okuwuttulwa Napoli goal 4-1 ekibadde kikyaludde okubaawo mu byafaayo bya Klopp nga mutendesi wa Liverpool.

Liverpool yaakasamba emipiira mukaaga season eno yaakawangulako 2 yaakakola amaliri 3 ate bagikubye omulundi gumu ekintu ekiwaliriza  omutendesi okuva mu mbeera n’atabukira abasabi be olw’okusambisa ekyejo.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *