Omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate alabudde batabani be nti wadde baawangudde emipiira 2 gye bagguzzaawo ez’okusuusulamu abalizannya Euro y’omwaka ogujja e Girimaani,bakyalina okwongera okulinnyisa n’okukuuma omutindo ng’empaka tezinnatuuka. Bungereza yakubye Ukraine {2-0} ku Ssande wabula Southgate yasigadde si mu mativu n’abamu ku bazannyi wadde ng’alina be yatenderezza.
Omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate alabudde batabani be nti wadde baawangudde emipiira 2 gye bagguzzaawo ez’okusuusulamu abalizannya Euro

y’omwaka ogujja e Girimaani,bakyalina okwongera okulinnyisa n’okukuuma omutindo ng’empaka tezinnatuuka. Bungereza yakubye Ukraine {2-0} ku Ssande wabula Southgate yasigadde si mu mativu n’abamu ku bazannyi wadde ng’alina be yatenderezza.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *