Ggoolokipa wa Man,U Andre Onana akubye enkyukira n” addayo ku ttiimu y” eggwanga eya Cameroon gye yali alayidde obutaddamu kuzannyira nga Robert song akyali mutendesi.Omwaka oguwedde,onana yagobwa ku ttiimu ya Cameroon eyali e Qatar mu World cup ng” entabwe eva ku nzannya ye omutendesi song gye yali takkiriziganya nayo. Wano we yasinziira n’alayira obutagiddako. Ku
Ggoolokipa wa Man,U Andre Onana akubye enkyukira n” addayo ku ttiimu y” eggwanga eya Cameroon gye yali alayidde obutaddamu kuzannyira nga Robert song akyali mutendesi.Omwaka oguwedde,onana yagobwa ku ttiimu ya Cameroon eyali e Qatar mu World cup ng” entabwe eva ku nzannya ye omutendesi song gye yali takkiriziganya nayo. Wano we yasinziira n’alayira obutagiddako. Ku Mmande, Onana(27), y” omu ku baayitibwa ku lukalala lw” abazannyi 24 abeetegekera omupiira gw’ okusunsulamu abalizannya AFCON. Cameroon ezannya Burundi nga September 12.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *