PREMIER LIIGI MU WIIKI ENO, ENSITAANO YA ARSENAL NE MAN U YAKUDDAMU.

PREMIER LIIGI MU WIIKI ENO, ENSITAANO YA ARSENAL NE MAN U YAKUDDAMU.

wiiki eno yakunyumira abanyumirwa empaka za Pulimiya eza Bungereza olw’emipiira ejiriyo wakati w aba bbingwa. Ssekanorya akusunsulidde emipiira ejigenda okuzanyibwa mu Makati ga wiiki ate ne ku wiikendi, naye nga mu gino Arsenal alina emipiira emizibu nga wakusamba Chelsea ne Man United ate nga ne Man U alinamu Liverpool ne Chelsea. Bano bombi balwanira ekifo

wiiki eno yakunyumira abanyumirwa empaka za Pulimiya eza Bungereza olw’emipiira ejiriyo wakati w aba bbingwa. Ssekanorya akusunsulidde emipiira ejigenda okuzanyibwa mu Makati ga wiiki ate ne ku wiikendi, naye nga mu gino Arsenal alina emipiira emizibu nga wakusamba Chelsea ne Man United ate nga ne Man U alinamu Liverpool ne Chelsea. Bano bombi balwanira ekifo ekyokuna era nga emipiira gino gyakusalawo kinene oba oli awo n’okuwa Tottenham enkizo singa bano banaasula yo newangula egyayo.


SOUTHAMPTON, ENGLAND – JANUARY 26: Thomas Partey of Arsenal during the Premier League match between Southampton and Arsenal at St Mary’s Stadium on January 26, 2021 in Southampton, England. Sporting stadiums around the UK remain under strict restrictions due to the Coronavirus Pandemic as Government social distancing laws prohibit fans inside venues resulting in games being played behind closed doors. (Photo by Stuart MacFarlane/Arsenal FC via Getty Images)

Olwokubiri nga 19.

Liverpool V Man United

Olwokusatu nga 20

Chelsea V Arsenal

Everton V Leivester City

Newcastle V Crystal Palace

Man City Vs Brighton & Hove Albion

Olwokuna nga 21

Burnley Vs Southampton

Olwomukaaga nga 23

Arsenal Vs Man United

Leicester City Vs AstonVilla

Man City V Watford

Norwich V Newcastle United

Brentford Vs Tottenham

Sande nga 24

Brighton & Hove Albion Vs Southampton

Burnley VSs Wolverhampton

Chelsea Vs Westham United

Liverpool Vs Everton

Mande nga 25

Crystal Palace Vs Leeds United

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *