Ramsey akomawo.

Ramsey akomawo.

Aron Ramsey abadde asumbuyibwa obuvune naye kyewunyisizza bangi bwe yazeemu okuyitibwa ku ttiimu ya Wales egenda okuzannya mu Euro 2024 Play offs. Ramsey ,33 yaakazanira kirabu ye eya Cardiff emipiira  ebiri gyokka okuva mu September omwaka oguwedde olw’obuvune mu viivi. Rob Page, omutendesi wa Wales, yalagiridde okwenganga Finland ku Cardiff City Stadium wiiki ejja.    

Aron Ramsey abadde asumbuyibwa obuvune naye kyewunyisizza bangi bwe yazeemu okuyitibwa ku ttiimu ya Wales egenda okuzannya mu Euro 2024 Play offs.

Ramsey ,33 yaakazanira kirabu ye eya Cardiff emipiira  ebiri gyokka okuva mu September omwaka oguwedde olw’obuvune mu viivi.

Rob Page, omutendesi wa Wales, yalagiridde okwenganga Finland ku Cardiff City Stadium wiiki ejja.    

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *