Aaron Ramsey, eyali ssita wa Arsenal ayolekedde okuddayo mu kiraabu gye yatandikira omupiira oluvannyuma lwa ttiimu zonna ezibadde zimwagala okumwesamba. Ramsey, kapiteeni wa Walse abuliddwa ttiimu emugula bukya Nice mw’abadde erangirira nti tegenda kumusigaza. Ku myaka 32, Ranesy akyayagala okusigala ku ttiimu y’eggwanga era yayabulira mu 2008 okwegatta ku Arsenal.
Aaron Ramsey, eyali ssita wa Arsenal ayolekedde okuddayo mu kiraabu gye yatandikira omupiira oluvannyuma lwa ttiimu zonna ezibadde zimwagala okumwesamba.
Ramsey, kapiteeni wa Walse abuliddwa ttiimu emugula bukya Nice mw’abadde erangirira nti tegenda kumusigaza.

Ku myaka 32, Ranesy akyayagala okusigala ku ttiimu y’eggwanga era yayabulira mu 2008 okwegatta ku Arsenal.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *