Robertson yeetondedde abawagizi.

Robertson yeetondedde abawagizi.

 Omuzibizi wa Liverpool,Andy Robertson  yeetondedde abawagizi ba ttiimu eno olw’omutindo ogw’ekibogwe ttiimu kw’ezannyira.Ku Ssande,Liverpool yakubiddwa Brighton (2-1) mu FA cup ne kireka emitima gy’abawagizi nga gyennyise. Tunyolerwa wamu n’abawagizi era nsaba batusonyiwe. Tubayiye ekimala,mu Premier tukola bubi kyokka kati tuwanduse ne mu FA Cup, Robertson bwe yagambye. Liverpool erina wiini emu mu mipiira 6 egisembyeyo

 Omuzibizi wa Liverpool,Andy Robertson  yeetondedde abawagizi ba ttiimu eno olw’omutindo ogw’ekibogwe ttiimu kw’ezannyira.Ku Ssande,Liverpool yakubiddwa Brighton (2-1) mu FA cup ne kireka emitima gy’abawagizi nga gyennyise.

Tunyolerwa wamu n’abawagizi era nsaba batusonyiwe. Tubayiye ekimala,mu Premier tukola bubi kyokka kati tuwanduse ne mu FA Cup, Robertson bwe yagambye.

Liverpool erina wiini emu mu mipiira 6 egisembyeyo mu mpaka zonna.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *