Saidi Keni asuubizza okukomawo n’obuwanguzi.

Saidi Keni asuubizza okukomawo n’obuwanguzi.

Omukwasi wa ggoolo ya BUL FC, Saidi Keni asuubizza bannayuganda nti bagenda okukomawo n’obuwanguzi mu mpaka za CAF Confederations Cup ez’oluzannya olwokubiri e Misiri ku lwomukaaga. Keni, eyali omuzannyi w’olunaku nga  bakola amaliriga 0-0 ne Future FC eya Misiri e Kitene, agamba nti ttiimu eyalondeddwa  kabiriiti era buli muzannyi mwetegefu okufiirawo beesogge oluzannyo oluddako. E

Omukwasi wa ggoolo ya BUL FC, Saidi Keni asuubizza bannayuganda nti bagenda okukomawo n’obuwanguzi mu mpaka za CAF Confederations Cup ez’oluzannya olwokubiri e Misiri ku lwomukaaga.

Keni, eyali omuzannyi w’olunaku nga  bakola amaliriga 0-0 ne Future FC eya Misiri e Kitene, agamba nti ttiimu eyalondeddwa  kabiriiti era buli muzannyi mwetegefu okufiirawo beesogge oluzannyo oluddako.

E Kitende twakola ennumba ez’obulabe wabula omukwasi wa ggoolo ga Future Mahmud Ahmed yali musaale nnyo kuba yataasa emirundi ebiri nga ffenna   tubaze nti ggoolo wabula twagenze e Misiri kuzannya mupiira gwa kulumba okusobola okufuna obuwanguzi ‘Keni bwe yagambye.

Yagasseko nti,’Tulina abazannyi abalina obumanyirivu mu mpaka zino nga Karim Ndugwa ne Frank Kalanda abazannye empaka ez’omuzinzi era bano baakutuyamba nnyo ‘’But yeetaaga kuwangula mupiira guno oba okukola amaliri agalimu ggoolo bw’eba yaakuyitawo.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *