Salah asabye abawagizi ba ttiimu  okusigala nga babakkiririzaamu.

Salah asabye abawagizi ba ttiimu  okusigala nga babakkiririzaamu.

Kapiteeni wa Misiri, Mohammad Salah, asabye abawagizi ba ttiimu  eno okusigala nga babakkiririzaamu wadde nga  baalemeddwa okuwangula omupiira ogusooka mu kibinja. Ku Ssande, Misiri yavudde mabega okukola amaliri {2-2} ne Mozambique mu mpaka  za Afrika eziyindira mu Ivory Coast. Ggoolo ey’ekyenkanyi yabadde ya peneti eyateebeddwa Salah mu ddakiika y’e 96. ‘’Tukyali ku mulamwa ogw’okumalira ku

Kapiteeni wa Misiri, Mohammad Salah, asabye abawagizi ba ttiimu  eno okusigala nga babakkiririzaamu wadde nga  baalemeddwa okuwangula omupiira ogusooka mu kibinja.

Ku Ssande, Misiri yavudde mabega okukola amaliri {2-2} ne Mozambique mu mpaka  za Afrika eziyindira mu Ivory Coast.

Ggoolo ey’ekyenkanyi yabadde ya peneti eyateebeddwa Salah mu ddakiika y’e 96.

‘’Tukyali ku mulamwa ogw’okumalira ku fayinolo Tusaba abawagizi basigale nga batukkiririzaamu,’’Salah bwe yagambye.

Empaka ziddamu leero n’emipiira 3.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *