Ttiimu ttaano (5) ezizannyira mu liigi ya babinywera eya Startimes Uganda Premier League, ebbiri (2) okuva mu ligyoni ssaako FUFA Big League. Zino kuliko Mbarara City, Wakiso Giants, SC Villa, BUL FC, Vipers, Maroons, Mbale Heroes ne Booma. Wakiso Giants eyamegga UPDF 3-0 yaakuttunka ne bannantameggwa b’ekikopo kino aba Vipers e Wakisha. SC Villa abavudde
Ttiimu ttaano (5) ezizannyira mu liigi ya babinywera eya Startimes Uganda Premier League, ebbiri (2) okuva mu ligyoni ssaako FUFA Big League. Zino kuliko Mbarara City, Wakiso Giants, SC Villa, BUL FC, Vipers, Maroons, Mbale Heroes ne Booma.
Wakiso Giants eyamegga UPDF 3-0 yaakuttunka ne bannantameggwa b’ekikopo kino aba Vipers e Wakisha.
SC Villa abavudde n’obuwanguzi mu Arua ku wiikendi akalulu kabasudde ku BUL FC ey’e Jinja era guno gwe mupiira gwa Villa gw’egenda okusooka okukyaza mu mpaka zino.
Booma abazannyira mu liigi ey’okusatu baakuttunka ne Maroons ezannyira mu Big League era empaka zino zaakuzannyibwa mu April wakati w’ennaku z’omwezi nga 23-27.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *