SC Villa Jogo 1 -Express FC 1 0.

SC Villa Jogo 1 -Express FC 1 0.

SC Villa Jogo Ssalongo eraze eryanyi mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Express mukwano gwabangi bwebatalima kambugu goolo 1-0. Omupiira guno ogubaddeko n’obugombe guzannyidwa mu kisaawe e Wankulukuku. Goolo ewadde Villa Jogo obuwanguzi eteebeddwa Charles Lwanga mu dakiika eya 21. Obuwanguzi buno bututte Villa Jogo Ssalongo mu kifo kya 4

SC Villa Jogo Ssalongo eraze eryanyi mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Express mukwano gwabangi bwebatalima kambugu goolo 1-0.

Omupiira guno ogubaddeko n’obugombe guzannyidwa mu kisaawe e Wankulukuku.

Goolo ewadde Villa Jogo obuwanguzi eteebeddwa Charles Lwanga mu dakiika eya 21.

Obuwanguzi buno bututte Villa Jogo Ssalongo mu kifo kya 4 n’obubonero 33 okuva mu mipiira 18.

Express mukwano gwabangi esigadde mu kifo kya 8 n’obubonero 29 okuva mu mipiira 20.

Emipiira emirala, UPDF ekubye Busoga United goolo 2-0 mu kisaawe e Bombo.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *