Search Results For ''

  • Abazannyi b’ez’amagombolola bazze n’amanyi.

    Abazannyi b’ez’amagombolola bazze n’amanyi.0

    Kati ziweze wiiki 4 ng’empaka z’amagombolola zizannyibwa ku bisaawe eby’enjawulo n’ekigendererwa ky’okuzuula ebitone ebito okukendeeza ku muwendo gw’abacuba abeetaba mu mpaka z’Amasaza eziwoomera buli omu. Ku mipiira 25 egizannyiddwa wiiki eno, Kawuga mituba IV FC obuwanguzi bwa (1-0) yabuggye magombe oluvannyuma lwa Kawolo FC okugirumba ku kisaawe kyayo ekya Bishops e Mukono n’eginyigira ebitoliro okutuusa

    READ MORE
  • Robson de Souza ayolekedde kusibwa emyaka 9 ku gw’obuliisamaanyi!

    Robson de Souza ayolekedde kusibwa emyaka 9 ku gw’obuliisamaanyi!0

    Kkooti e Brazil ekalambidde ku by’okusiba Robson de Souza amanyiddwa nga Robinho, eyaliko omuzannyi wa Man City yeebake mu mbuzi ekogga okumala emyaka 9 ku musango gw’obuliisamaanyi ogugambibwa nti yaguddiza Italy! Abalamuzi b’omu kkooti y’e  Brazil basimbidde ekkuuli ekibonerezo kkooti y’e Italy mu kibuga Milan kye yawadde  Robinho eky’okusibwa emyaka 9 ku by’okusobya ku mukazi

    READ MORE
  • Kobugabe ne Mbabazi babalidde empanga mu mpaka za All africa games 2023.

    Kobugabe ne Mbabazi babalidde empanga mu mpaka za All africa games 2023.0

    Abazannyi ba Badminton, Husinah Kobugabe ne Gladys Mbabazi, bawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka za All Africa Games eziyindira mu Ghana. Omudaali guno baguwangudde mu muteeko ogwa Women Doubles, era okutuuka ku buwanguzi bakubye bannansi ba Algeria obugoba 2-0. Round esoose Uganda egiwangudde n’obubonero 23-21 ate round ey’okubiri era Uganda egiwangudde n’obubonero 21-14. Abazannyi

    READ MORE
  • Aba Liverpool bakaabira Arnold.

    Aba Liverpool bakaabira Arnold.0

    Omutendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp asattira lwa buvune bwa ssita we Alexander Trent Arnold. Omuzannyi ono yazannyeeko eddakiika 45 bwe baabadde bawangula Burnley ggoolo 3-1. Kigambibwa nti evviivi eryamusubya emipiira esatu gye buvuddeko, lye yazzeemu ne lirwala. Klopp yategeezezza nti bagenda kwekebejja omuzannyi ono okulaba ebbanga ly’anaamala ku ndiri. Liverpool erina emipiira emizibu mu kiseera

    READ MORE
  • Pogba akaye.

    Pogba akaye.0

    Paul Pogba alemeddeko ku by’ekkoligo eryamuweze obutaddamu kuzannya mupiira okumala emyaka ena n’agamba nti waakujulira kubanga ye takozesanga ku biragalalagala bye bamulanga! Pogba eyali omuzannyi wa Manchester United nga kati akubira mu Juventus ey’e Yitale, mu September wa 2023 yawerebwa okumala ekiseera ekitali kigere oluvannyuma lw’okumukebera abakugu ne basanga ng’omubiri gwe gulimu ebiralagalagala ebimwongera amaanyi

    READ MORE
  • Fortebet ‘washes’ Iganga, Luuka, Kaliro with mega gifts.

    Fortebet ‘washes’ Iganga, Luuka, Kaliro with mega gifts.0

    ForteBet, Uganda’s leading betting company brought work to a standstill in Iganga, Magamaga, Luuka and Kaliro as it ‘showered’ its clients with lots of priceless gifts. Customers in the above areas concluded their last weekend break with at least one of these gifts; phone, European club jerseys, T-shirts, caps, pens and wristbands, handed over to

    READ MORE