Namata yeegasse ku Joanita Ainembabazi eyavudde mu Riness SS WFC ey’e Wakiso n’omuzibizi Phoebe Banura gwe baggye mu UCU Lady Cardinals ey’e Mukono. Mukawefube w’okulaba nga bezza ekikopo kya liigi y’abakazi eya FUFA Women Super League sizoni ejja,She Corporate yeekalisiza mu katale k’abazannyi oluvannyuma lw’okukakasa omuwuwuttanyi wa Uganda Martyrs WFC, Anitah Namata. Sizoni ewedde,Namata ye
Namata yeegasse ku Joanita Ainembabazi eyavudde mu Riness SS WFC ey’e Wakiso n’omuzibizi Phoebe Banura gwe baggye mu UCU Lady Cardinals ey’e Mukono.
Mukawefube w’okulaba nga bezza ekikopo kya liigi y’abakazi eya FUFA Women Super League sizoni ejja,She Corporate yeekalisiza mu katale k’abazannyi oluvannyuma lw’okukakasa omuwuwuttanyi wa Uganda Martyrs WFC, Anitah Namata.
Sizoni ewedde,Namata ye yali nnamuziga wa Uganda Martyrs ng’emalira mu kyokuna era yayolesa omutindo ogw’enjawulo ogwatengula aba She Corporate.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *