SOUTHGATE ALAZE EKIDDAKO.

SOUTHGATE ALAZE EKIDDAKO.

Omutendesi wa Bungereza,Gareth Southgate agambye nti waakwetaagayo obudde alowooze ky’azzaako.Baabadde bamubuuza oba ng’agenda kusigala atendeka Bungereza oluvannyuma lw’okuwandukira ku ‘quarter’. ‘’Ng’enda kufunayo akadde ndowooze ku kye ng’enda okuzzaako kuba okusigala kwange tekuli ku nze nzekka,’’Southgate bweyagambye.Okuva lwe yalya obuendesi bwa Bungereza mu 2016,alinnyisizza omutindo gwayo nga mu 2018,baakwata kyakusatu mu World Cup,mu Euro ya 2020,baakubirwa

Omutendesi wa Bungereza,Gareth Southgate agambye nti waakwetaagayo obudde alowooze ky’azzaako.Baabadde bamubuuza oba ng’agenda kusigala atendeka Bungereza oluvannyuma lw’okuwandukira ku ‘quarter’.

‘’Ng’enda kufunayo akadde ndowooze ku kye ng’enda okuzzaako kuba okusigala kwange tekuli ku nze nzekka,’’Southgate bweyagambye.Okuva lwe yalya obuendesi bwa Bungereza mu 2016,alinnyisizza omutindo gwayo nga mu 2018,baakwata kyakusatu mu World Cup,mu Euro ya 2020,baakubirwa ku fayinolo sso nga mu World Cup eno, baakomye ku ‘quarter’

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *