Oluvannyuma lw’emyaka 4 ng’azannyira URA, Moses Sseruyidde yasibudde ttiimu eno. Omuwuwuttanyi wa URA, Moses Sseruyidde yalangiridde nga bw’alekulidde ttiimu eno olw’ebizibu bye yagaanyi okwasanguza. Amazzeeyo emyaka 4 ng’agizannyira. Ono ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Facebook yeebazizza URA ebirungi by’emukoledde ebbanga ly’amaze ng’abazannyira. Yebazizza abatendesi okwabadde; Sam Ssimbwa eyamuzuula mu Kira Young ezannyira mu Big League
Oluvannyuma lw’emyaka 4 ng’azannyira URA, Moses Sseruyidde yasibudde ttiimu eno.
Omuwuwuttanyi wa URA, Moses Sseruyidde yalangiridde nga bw’alekulidde ttiimu eno olw’ebizibu bye yagaanyi okwasanguza. Amazzeeyo emyaka 4 ng’agizannyira.
Ono ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Facebook yeebazizza URA ebirungi by’emukoledde ebbanga ly’amaze ng’abazannyira.
Yebazizza abatendesi okwabadde; Sam Ssimbwa eyamuzuula mu Kira Young ezannyira mu Big League ng’ono yamugaseeko Augustine Nsumba, Simeon Masaba, George William Lutalo abamutendeseeko ku ttiimu eno.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *