Team ya Vette Fc esitukidde mu kikopo ssaako ne sseddume w’Ente oluvannyuma lw’okuwangula team ya Nabweru Select mu kakodyo kokusimila penealty. Empaka zino ezaatuumiddwa Nansana Divison Tournament zetabiddwamu teams 28 era zaategekeddwa abakulembeze be Nansana nga bakulembeddwamu Mmeeya wa Nansana Joseph Matovu Ssaalongo era nga zaafundikiddwa olunaku lw’eggulo ku kisaawe e Nabweru.
Team ya Vette Fc esitukidde mu kikopo ssaako ne sseddume w’Ente oluvannyuma lw’okuwangula team ya Nabweru Select mu kakodyo kokusimila penealty.
Empaka zino ezaatuumiddwa Nansana Divison Tournament zetabiddwamu teams 28 era zaategekeddwa abakulembeze be Nansana nga bakulembeddwamu Mmeeya wa Nansana Joseph Matovu Ssaalongo era nga zaafundikiddwa olunaku lw’eggulo ku kisaawe e Nabweru.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *