Ten Hag yavudde mu mbeera n’anenya abazannyi be.

Ten Hag yavudde mu mbeera n’anenya abazannyi be.

Omudaaki Ten Hag yavudde mu mbeera n’anenya abazannyi be olw’okuva ku biragiro bye yabawadde ne bawa Brighton ekyanya okubaswaza. Mu ddakiika 20 ezaasoose, twazannye bulungi kuba abazannyi baanyweredde ku biragiro bye nabawadde. Twakoze emikisa omwadivudde ggoolo kyokka bwe baabivuddeko, omulabe waffe n’afuna ekyanya n’atukuba awabi, Ten Hag bwe yagambye. Mu mipiira gye Premier omukaaga egisembyeyo

Omudaaki Ten Hag yavudde mu mbeera n’anenya abazannyi be olw’okuva ku biragiro bye yabawadde ne bawa Brighton ekyanya okubaswaza.

Mu ddakiika 20 ezaasoose, twazannye bulungi kuba abazannyi baanyweredde ku biragiro bye nabawadde.

Twakoze emikisa omwadivudde ggoolo kyokka bwe baabivuddeko, omulabe waffe n’afuna ekyanya n’atukuba awabi, Ten Hag bwe yagambye.

Mu mipiira gye Premier omukaaga egisembyeyo nga basisinkanye Brighton, ewanguddeko eno ate ManU ebiri.

Ku Lwokusatu, ManU ekyalira Bayern mu Champion League nga tennakyalira Burnley mu Premier ku Lwomukaaga.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *