Ttiimu ya basketball ento yetegekera mpaka za Afrika.

Ttiimu ya basketball ento yetegekera mpaka za Afrika.

2022 FIBA U18 Afrobasket. Junior Gazelles ttiimu y’eggwanga ey’abawala ba basketball abatasussa myaka 18 beesozze enkambi nga beetegekera empaka z’ekikopo kya Africa ku wiikendi eno. Tusuubira okusitula ku Lwokuna lwa wiiki eno ara ennaku z’enkambi tugenda kuzikozesa bulungiate n’ez’akamalirizo tetulinaamu kutya kwona. Wasigadde ennaku 2 zokka ez’akamalirizo okuggyibwako akawuwo era Ali Mavita atendeka ttiimu eno

2022 FIBA U18 Afrobasket.

Junior Gazelles ttiimu y’eggwanga ey’abawala ba basketball abatasussa myaka 18 beesozze enkambi nga beetegekera empaka z’ekikopo kya Africa ku wiikendi eno.

Tusuubira okusitula ku Lwokuna lwa wiiki eno ara ennaku z’enkambi tugenda kuzikozesa bulungiate n’ez’akamalirizo tetulinaamu kutya kwona.

Wasigadde ennaku 2 zokka ez’akamalirizo okuggyibwako akawuwo era Ali Mavita atendeka ttiimu eno agamba nti mu ttiimu eno buli kimu kiwedde ttiimu eno okuwagula ekikopo.

Empaka zitandinka ku lwakutaano ku kisaawe kya Mahamasina Sport Palace mu kibuga ekikulu Antananariwo ekya Madagascar,zikomekkerezabwa August 14,2022.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *