Ttiimu ya KCCA Eyavuzza URA.

Ttiimu ya KCCA Eyavuzza URA.

Abdallah Mubiru ayongedde okukajjala ku David Obua  mu butendesi, KCCA FC bw’ewandudde URA mu Stabic cup. Babadde ku luzannya lwa ttiimu 16 ku kisaawe e Lugazi eggulo, KCCA newangula ggoolo 1-0. Mu mupiira ogwasoose okuyimiriramu olwa namutikkwa w’enkuba. Mustafa Kizza yaggye KCCA ku kaguwa bwe yateebye mu ddakiika y’e 85 ng’ava ku katebe.

Abdallah Mubiru ayongedde okukajjala ku David Obua  mu butendesi, KCCA FC bw’ewandudde URA mu Stabic cup.

Babadde ku luzannya lwa ttiimu 16 ku kisaawe e Lugazi eggulo, KCCA newangula ggoolo 1-0.

Mu mupiira ogwasoose okuyimiriramu olwa namutikkwa w’enkuba.

Mustafa Kizza yaggye KCCA ku kaguwa bwe yateebye mu ddakiika y’e 85 ng’ava ku katebe.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *