Ttiimu z’okubaka 20 zeesowuddwyo okuvuganya mu kikopo kya Lubowa Ssebina Netball Tournament ekiwakanirwa emiruka 14 egikola Nyendo Divizoni mu Masaka City. Kino kyagguddwawo ku Ssande ku kisaawe kya Kasana nga ttiimu ttaano ze zaasooseewo okufunako 2 bbiri eziyitawo . Ttiimu ttaano ze zaasooseewo okufunako 2 bbiri eziyitawo. Ttiimu ezaavuganyizza kuliko; Kalagalam, Nendo A ku B,
Ttiimu z’okubaka 20 zeesowuddwyo okuvuganya mu kikopo kya Lubowa Ssebina Netball Tournament ekiwakanirwa emiruka 14 egikola Nyendo Divizoni mu Masaka City.
Kino kyagguddwawo ku Ssande ku kisaawe kya Kasana nga ttiimu ttaano ze zaasooseewo okufunako 2 bbiri eziyitawo .
Ttiimu ttaano ze zaasooseewo okufunako 2 bbiri eziyitawo.

Ttiimu ezaavuganyizza kuliko; Kalagalam, Nendo A ku B, Samaliya ne Ssennyange ng’eno ye yakulembedde n’obubonero 6.
Omutandisi w’empaka zino,Gyaviira Ssebina yagambye nti ekigendererwa kwe kutumbula ebitone mu baana abawala.
Ttiimu 20 ezeetabyemu, zaaweereddwa ebikozesebwa okuli emipiira,
n’obufulaano n’ebirala okuziyamba mu kutendekebwa.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *