Munnauganda Victor Kiplagat awangudde omudaali gwa Zzaabu mu mpaka z’embiro empanvu ez’abasajja eziyindira mu kibuga Budapest ekya Hungary. Embiro aziddukidde essaawa 2:08:53. Kiplagat ayongedde okulaga amaanyi mu muzannyo gw’embiro, ne mu mwaka gwa 2022 mu mpaka z’ensi ezaaliko amatwale ga Bungereza nazo yazifunamu omudaali gwa Zzaabu
Munnauganda Victor Kiplagat awangudde omudaali gwa Zzaabu mu mpaka z’embiro empanvu ez’abasajja eziyindira mu kibuga Budapest ekya Hungary.
Embiro aziddukidde essaawa 2:08:53.
Kiplagat ayongedde okulaga amaanyi mu muzannyo gw’embiro, ne mu mwaka gwa 2022 mu mpaka z’ensi ezaaliko amatwale ga Bungereza nazo yazifunamu omudaali gwa Zzaabu
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *