Villa yaddinganye ne Bul.

Villa yaddinganye ne Bul.

Sc VILLA ne BUL badding’na lwa {Lwamukaaga} mu Kisaawe e Njeru okulabako eyeesogga quarter’ ya Stanbic Uganda Cup. Omupiira guno gwazannyibwa BUL n’eguwamgula {1-0} kyokka akakiiko ku FUFA akakwasisa empisa ne kalagira guddibwemu oluvannyuma lw’okuzuula nti ggoolo ya Villa ey’ekyenkanyi ddiifiri yagitta mu  nsobi. Villa,Jackson Magera agamba nti agyetegekedde bulungi kuba n’abazannyi be abalwadde bassuuse.

Sc VILLA ne BUL badding’na lwa {Lwamukaaga} mu Kisaawe e Njeru okulabako eyeesogga quarter’ ya Stanbic Uganda Cup.

Omupiira guno gwazannyibwa BUL n’eguwamgula {1-0} kyokka akakiiko ku FUFA akakwasisa empisa ne kalagira guddibwemu oluvannyuma lw’okuzuula nti ggoolo ya Villa ey’ekyenkanyi ddiifiri yagitta mu  nsobi.

Villa,Jackson Magera agamba nti agyetegekedde bulungi kuba n’abazannyi be abalwadde bassuuse.

Mu gwasooka, Villa teyalina Umar Lutalo, Travis Mutyaba, Oyo Dalton abaaai ne Hippos e Misiri mu AFCON.

Wabula Villa bw’eba yaakuwangula omupiira guno erina okongeramu ennyo olw’ebyafaayo ebibi by’erina ng’esisinkanye BUL.

Mu nsisinkano 10 ezisembyeyo mu liigi, Villa terinamu wiini.

BUL ewangulako 6 n’amaliri 4.

Villa yaggyeemu Kireka United gye yakubye {6-0} ate BUL yawandula Sparks {1-0}.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *