Vipers esazeeko abazannyi 4

Vipers esazeeko abazannyi 4

Balina ttiimu nnyweevu kuba abazannyi abaawangula ebikopo 2 sizoni ewedde, bakyaliwo. Beggyeeko Abdul wamala, Nzau Miguel Lutumba owa Angola, n’ababrazil Giancarlo Lopes Rodriguez ne Luiz Otavio Santos de Araujo. Baayingizzaawo Moses Waiswa (KCCA) ssaako okusuumuusa Frank Katongole okuva mu ttiimu ento. Waisswa okudda kusuubirwa okwongera okuvuganya wakati awali Abdu Karim Watambala, Bright Anukani, Allan Okello,

Balina ttiimu nnyweevu kuba abazannyi abaawangula ebikopo 2 sizoni ewedde, bakyaliwo. Beggyeeko Abdul wamala, Nzau Miguel Lutumba owa Angola, n’ababrazil Giancarlo Lopes Rodriguez ne Luiz Otavio Santos de Araujo. Baayingizzaawo Moses Waiswa (KCCA) ssaako okusuumuusa Frank Katongole okuva mu ttiimu ento. Waisswa okudda kusuubirwa okwongera okuvuganya wakati awali Abdu Karim Watambala, Bright Anukani, Allan Okello, Marvin youngman n’abalala. Vipers yaakubiri n’obubonero 30 mu mipiira 15 ng’oluzannya olwokubiri balutandikira waka ne Busoga United ku Lwokusatu.

Omusasi Waffe
ADMINISTRATOR
PROFILE

Posts Carousel

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked with *