EYALI ssita wa Arsenal ,Lan Wright avudde mu mbeera n” atabukira omutendesi wa ttiimu eno (Mikel Arteta ) bw” amugambye nti alekere awo okumalira abawagezi ebiseera ng” aleeta ku kisaawe ekisenga ekitasobola kuzibira. Wright agamba nti Siraba nsonga lwaki Gabrile Magalhaes tatandika mupiira ate nga sizoni ewedde yalaga nti bwe babeera ne William Saliba ttiimu
EYALI ssita wa Arsenal ,Lan Wright avudde mu mbeera n” atabukira omutendesi wa ttiimu eno (Mikel Arteta ) bw” amugambye nti alekere awo okumalira abawagezi ebiseera ng” aleeta ku kisaawe ekisenga ekitasobola kuzibira.
Wright agamba nti Siraba nsonga lwaki Gabrile Magalhaes tatandika mupiira ate nga sizoni ewedde yalaga nti bwe babeera ne William Saliba ttiimu ebeera nnyweevu. Arteta bw” aba tamwagala amutunde okusinga okumulekanga ku katee ng” ate ttiimu evuya”
Sizoni eno, Gabrile tannatandikayo mupeera nga ku gwa Nottingham Forest ne Crystal Palace yava ku Katebe ate ogwa Fulham (2-2) teyazannywe.
Leave a Comment
Your email address will not be published. Required fields are marked with *